TOP

Tayagala kwegatta

Added 20th October 2015

Mukyala wange amala ebbanga ddene nga bwe mugamba ku nsonga z’omu kisenge agamba nti; “kampummulemu onzuukusa ekiro”

Mukyala wange amala ebbanga ddene nga bwe mugamba ku nsonga z’omu kisenge agamba nti; “kampummulemu onzuukusa ekiro”, naye bwe mmuzuukusa takkiriza. Ssenga nkole ntya? Edward e Kawaala


Mukyala wo akola mulimu ki? Akomawo ng’akooye nnyo? Oba mulimu gwe gumukooya, lwaki tafunayo akadde nga kako.

Ekirala ky’olina okumanya abakyala tebalinga basajja. Abakyala batono abasobola okuva mu tulo ne beegatta. Obwagazi ng’ovudde mu tulo buva wala ku mukyala.  Ate mu basajja bw’owummula obwagazi buba bungi.

Ekirala oba mulina ebizibu mu bufumbo nga n’omukwano munno talina gyoli. Oba olina kye wakola ng’akyalina obusungu, oba alina ebimutawaanya obwongo.

Abakyala bangi tebasobola kugaana kwegatta ate ebyaffe byangu. Abakyala bangi tebafuna
bwagazi naye beegatta, ate oluusi bafuna obusongasonga.

Kati olina okwetegereza lwaki akuwa obusonga buno.

Era kiki ekigenda mu maaso. Tunula mu bufumbo bwo, osobole okuzuula ekitawaanya munno.

Tayagala kwegatta

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...