TOP

Omusiraamu amanyi omukwano ali wa?

Added 26th January 2016

Oyagala musajja afaanana atya? Musajja Musiraamu, wa buvunaanyizibwa, abeera mu Kampala, amanyi omukwano, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’ali wakati w’emyaka 35 ne 40.

Ggwe ani?

Nze Mariam Nakawiki

Obeera wa?

Wakiso

Weddira ki?

Neddira Nkima

Olina abaana bameka?

Nazaalako naye Omuganda tabala baana

Oyagala musajja afaanana atya?

Musajja Musiraamu, wa buvunaanyizibwa, abeera mu Kampala, amanyi omukwano, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’ali wakati w’emyaka 35 ne 40.

Biki by’aba akusuubiramu?

Ndi mwetegefu okumulaga omukwano, okumuzaalira abaana n’okumukolera ebirala bingi.

Abakwetaaze bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0776871180.

Twagala abasajja abantubalamu

Nze Margaret Nakiganda. Nnina emyaka 37. Mbeera Lubaga. Ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala musajja ali wakati w’emyaka 38-50, alina empisa, atya katonda ng’amanyi omukwano. Kuba 0755700222.

Nze Hadija Mukasa. Mbeera Mukono. Nnina emyaka 40. Ndi musuubuzi, nazimba, nazaalako. Neddira Nnyonyi Nyange. Njagala musajja ow’obuvunaanyizibwa ow’okukola naye omukwano ng’okusinga musiraamu, alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa kuba nange nkola, alina amaka, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga yakoowa eby’okuzaala. Kuba 0750315094.3.

Nze Kisaakye. Neddira Nkima. Nnina emyaka 44. Nneekozesa era nazaalako. Njagala musajja alina omulimu, amaka, omwesigwa, nga talina mukazi era nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, okugenda mu bakadde bange, eyakoowa eby’okuzaala ng’ali wakati w’emyaka 40 ne 50. Kuba 0775305695.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-66 nga mukkakkamu. Nze tasha. Nnina emyaka 25. Kuba 0759382545.

Nze latifah. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’okufubirwa. Ayagala kuba 0754508118.

Nze Nabukenya 25. Nnoonya mwami ow’emyaka 35-55. Ansiimye kuba 0753974560.

Nnoonya omwami nga wa myaka 27-50.Nze nashimu. Nnina emyaka 25. Kuba 0755527202.

Nze Betty Namaganda. Mbeera Mukono. Njagala musajja wa myaka 28-35 ng’asobola Okundabirira. Abayaaye temunsumbuwa. Ali siriyaasi Kuba 0758109888.

ABANOONYA

nnoonya omukyala ow’emyaka 20-45. Nze nnina 38. Njagala Musiraamu nga tali bubi.Kuba 0794636079.

Nze M Amorn. Ndi muganda, muddugavu era muwanvu. Mbeera Mengo. Nnina emyaka 28. Njagala omukyala omuntumulamu, ow’emyaka 26-38 twagalane. Kuba 0757725167.

Nnoonya omukyala omulungi, alina akabina, amanyi laavu ng’ayagala omukwano sso si byanfuna. Nnina emyaka 22. Njagala wa myaka 20-25. Kuba 0785141933 oba 0753842263.

Ndi mwami wa buvunaanyizibwa. Nnoonya omukyala alina akuwuka ka ssiriimu, akola. Namwandu oba eyayawukana ne bba. Kuba 0756755501.

Nze ivan kamoga. Njagala omukyala alina emyaka 20. Nze nnina 27. Ayagala kuba 0702651378.

Nnoonya omukazi ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 18-24. Nze Ssennyonjo. Kuba 0753699720.
Nnoonya omukyala yenna omwetegefu okunfumbirwa nga si muyaaye, nja kumulabirira. Sifa Ku ggwanga oba emyaka. Nze David. Ndi musuubuzi. Ali siriyaasi kuba 0750427069.

Nze Mubiru. Nnoonya sugammami alina ssente ng’ali wakati w’emyaka 40-50. Kuba 0750070561.

Nnina emyaka 30. Nze Amos Teeba. Mbeera Kawempe. Njagala Omukyala alabika obulungi ng’ali wakati w’emyaka 20-30. Kuba 0702831549.

Nze Dan. Nnoonya sugammami alina ssente, omunene nga takka wansi wa myaka 40. kuba 0703799843.

Nnoonya sugammami alina ssente nga mwetegefu okubeera nange. Nnina emyaka 24. Anneetaaze ng’ali siriyaasi kuba 0755433098.

Nze George. Nnoonya sugammami atasussa myaka 40 nga si musiraamu kuba 0757671801.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 26-42. Kuba 0392896424 oba 0702870303.

Nnoonya omukazi alina ku ssente. Ndi mwetegefu okumulaga omukwano n’okumwagala. Ndi muwanvu era ndabika bulungi. Nnina emyaka 25. Kuba 0778814241.

Nze bosco. Nnoonya sugammami. Asobola kuba 0753292934 twogere.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 40, alina ke yeekoledde, omulimu, eyazimba, eyeevuga nange siri bubi. Nnina emyaka 50 era nkola. Anneetaaze kuba oba weereza obubaka ku 0791792012.

Nze kassim. mbeera ntebe. Nnoonya mukazi myaka ali wakati w’emyka 28-38. Nze nnina emyaka 29. Ansiimye kuba 0752950663.

Nnoonya omukazi alina ku ssente. Ndi mwetegefu okumulaga omukwano. Nnina emyaka 25. Nneetaaga ali mu myaka 27-29. ndi muwanvu era ndabika bulungi. Ali siriyaasi kuba 0778814241.
Nnoonya omukazi ow’emyaka 30-40. Njagala alina ku ssente nga yeevuga. Nze Muzafaru. Nnina emyaka 25. Ali siriyaasi kuba 0777253248.

Nze John 30 nnoonya omukyaka 25-48 owokuwasa, alabika obulungi ngali bulungi mubyensimbi nga mwetegefu okusooka mmusaayi.Ali ssiliyaasi kuba 0775446154.

Nnoonya omukyala 25-48 alina ku ssente, alabika obulungi nga mwetegefu okusooka musaayi tukole obufumbo. Ali siriyaasi kuba 0775446154.

Njagala omukyala alina ku ssente nga wa myaka 34-39. Nze Musinguzi. kuba 0784428868 temubiipinga.

Nnoonya omukyala ali ku ARVS, alabika obulungi, ow’ekigero, ow’emyaka 20-30 ng’akola. kuba 0775394284.

Nze Masembe 30. Mbeera kampala. ndi muwanvu, muddugavu era nkola. Njagala omukazi omuntumulamu, ow’amazima nga wa myaka 28-55. Kuba 0782193720.


 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....