TOP

Obusajja bwange tebucamuka

Added 14th March 2016

OKUSOOKERA ddala mwana wange, walina emyaka emeka okutandika okwemasiza? Mu P4 abaana abasinga baba bato nnyo nga tebannavubuka era nga tebalina bwagazi.

NNINA emyaka 32 naye okuva nga nkyasoma P4 mbadde nneemazisa. Kati bwe mba n’abakazi, obusajja tebucamukira ddala. Nnina buzibu ki?

OKUSOOKERA ddala mwana wange, walina emyaka emeka okutandika okwemasiza? Mu P4 abaana abasinga baba bato nnyo nga tebannavubuka era nga tebalina bwagazi.

Kati ggwe watandika ng’ozannya ng’abato bwe bazannya okuvubuka ne kukusanga ng’oli mukugu. Omuntu bw’oyitiriza ekintu kifuuka ekizibu.

Kati weewale ebirowoozo ebikugamba nti bw’ofuna obwagazi osobola okwemasiza.

Ekizibu kye wafuna, waggya ebirowoozo by’abakyala mu bulamu bwo kubanga weesobola.

Weetaaga okulaba omukugu kubanga emyaka mingi nga weemasiza n’ebirowoozo ku bakyala olina bitono.

Kuba ku 0772455645 bakuyambe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abayizi lwe baababuulidde ku Lwokutaano.

Abayizi ba S4 batandise lee...

OLWALEERO abayizi ba S4 lwe batandika okukola ebibuuzo by'akamalirizo bye bagenda okutuula okutuusa nga April 6,...

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...

Abatuuze nga batunuulira awaabadde ettemu.

Abafumbo basangiddwa batemu...

POLIISI y'e Nakaseke enoonyereza engeri abaagalana ku kyalo Magoma mu ggombolola y'e Kikamulo mu disitulikiti y'e...

Omugenzi Bob Kasango

Kiki ekyasse munnamateeka w...

ENFA ya munnamateeka w'omu Kampala, Bob Kasango, erese ebibuuzo mu ba ffamire n'ababadde bamuvunaana okulya ensimbi...