TOP

Lwaki sigenda mu nsonga?

Added 19th May 2016

Ssenga nnina emyaka 28 naye mmaze emyaka 10 nga sigenda mu nsonga ate sirina mazzi.

Ssenga nnina emyaka 28 naye mmaze emyaka 10 nga sigenda mu nsonga ate sirina mazzi. Nze Agness e Mutungo.

Agnes, wali olwala n’olekera awo oba togendangako mu nsonga? Ogambye tolina mazzi. Ogamba amazzi g’ofuna ng’ofunye obwagazi oba amazzi ag’ekikyala agabeera mu bukyala aga bulijjo? Omukyala yenna ku myaka gy’olina aba agenda mu nsonga.

Bw’oba togendangako mu nsonga, olina okulaba omusawo kubanga kitegeeza nti tolina magi oba obusimu bw’ekikyala bwasoba.

Ate olina okulaba omusawo omukugu mu nsonga z’ekikyala (Gynaecologist). Ekirala, weekebeze ozuule oba oli lubuto. Bw’oba toli lubuto, waliyo ekikugaana okugenda mu nsonga ate olina kulaba mukugu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...