TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Obutamanya luyimba lwa ggwanga kintiisa okwegatta

Obutamanya luyimba lwa ggwanga kintiisa okwegatta

Added 23rd August 2016

Obutamanya luyimba lwa ggwanga kintiisa okwegatta

 Ssenga

Ssenga

SSENGA nsaba kunnyamba. Ntya okwegatta kuba simanyi kuyimba luyimba lwa ggwanga. Nkole ntya? Mwana wange okusookera ddala okuyimba si kwa tteeka. Wabula kye kintu ky’okola ng’owulira ofunye essanyu.

Oba ye mpuliziganya gy’obeera nayo ne munno nga mwegatta. Kale kizibu okugamba nti bayimba bwe bati. Sirowooza nti bw’osanyuka waliyo omuntu akubuulira nti sanyuka, wabula weesanga osanyuse. N’ekirala si kyamagezi kwefuula asanyuse ate nga tosanyuse. Asanyuse omulabira ku kufuna bwagazi era ng’alina amazzi.

Naye okulaga nti osanyuse kyokka ng’oli mukalu oba weerimba. Mpozzi n’abakyala abasinga bamanyi nti balina okulaga abasajja nti kye bakola kisanyusa kale ne bakola amaloboozi naye nga si basanyufu. Kale yimba ng’oyagala era wuliziganya ne munno ng’oyagala.

Era teri tteeka nti olina okuyimba kubanga oluusi oyinza okubeera mu kifo nga tosobola kuyimba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...