TOP

Nnina kizibu ki?

Added 3rd September 2016

NNINA emyaka 19 era nneegasse n’omusajja omulundi gwange ogwasoose okwegatta, naye omusaayi tegwazze kyokka mbadde nnina embuzi yange. Njagala okumanya, nnina kizibu ki era kino kisoboka?

NNINA emyaka 19 era nneegasse n’omusajja omulundi gwange ogwasoose okwegatta, naye omusaayi tegwazze kyokka mbadde nnina embuzi yange. Njagala okumanya, nnina kizibu ki era kino kisoboka?

OKUBEERA embereera tekitegeeza nti bwe weegatta olina okuvaamu omusaayi.

Ekisookera ddala ku myaka gy’olina akabubi kasobola okuba nga kaayulika. Ekirala waliyo abawala abaazaalibwa nga tebalina kabubi.

Kale ssinga munno aba akutegese bulungi osobola okwegatta omulundi ogusooka nga tovuddeemu musaayi kuba ekkubo libeera lyangu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mbuga ne Vivian

Ebya SK Mbuga ne mukyala we...

JALIA Vivian Mbuga yasoose kuvaayo ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Face book n’avumirira ebikolwa by’obutabanguko mu...

Obutungulu busobola okukugg...

GWE abadde alowooza nti obwavu bwakwesibako era nga n’olumu weeyita mwavu, okukaaba kwo kukomye anti obutungulu...

Paul Kafeero

Ebya Kafeero okuziikuulwa b...

ABAANA ba Paul Kafeero bana bapangisizza looya omupya okubawolereza mu musango ogwabawawaabiddwa bannaabwe 10....

Engeri Corona gy'akosezzaam...

Engeri abatawulira, abatayogera n’abaliko obulemu obulala ate nga balina obulwadde bw’olukonvuba gye bakoseddwaamu...

Ennyumba Ssendawula gye yazimba e Kayunga.

Famire y'omusama amansa sse...

OLUKIIKO lwa ffamire olwatudde ku nsonga z’omuvubuka wa ‘Rich Gang’ Luke Junior Ssendawula lwasazeewo aziikibwe...