TOP

Sitayiro ki eyanguya omukazi?

Added 14th September 2016

Mwana wange, ffe abakyala tuli ba njawulo era n’ebitusanyusa bya njawulo. Kale ggwe ng’omusajja, olina okuyiga omuntu gwe weegatta naye n’okumanya ddala kiki ekimusanyusa ekisobola okumuleeta obwagazi.

SSENGA, sitayiro ki emazisa amangu omukazi?

Mwana wange, ffe abakyala tuli ba njawulo era n’ebitusanyusa bya njawulo. Kale ggwe ng’omusajja, olina okuyiga omuntu gwe weegatta naye n’okumanya ddala kiki ekimusanyusa ekisobola okumuleeta obwagazi.

Kyokka kimanye nti oluusi kitwala obudde okutegeera munno. Era abakyala abasinga batandika okunyumirwa okwegatta nga bakuze.

Ate abaami baffe abasinga tebamanyi nti abakyala ba njawulo era nti omukyala olina kumuyiga okusobola okumusanyusa.

Abasajja abasinga balowooza nti ggwe ng’omusajja bw’ofuna amaanyi n’omalamu akagoba, si nsonga oba omukyala naye afunye essanyu oba nedda.

Beefaako bokka kyokka ekyo kikyamu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mbuga ne Vivian

Ebya SK Mbuga ne mukyala we...

JALIA Vivian Mbuga yasoose kuvaayo ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Face book n’avumirira ebikolwa by’obutabanguko mu...

Obutungulu busobola okukugg...

GWE abadde alowooza nti obwavu bwakwesibako era nga n’olumu weeyita mwavu, okukaaba kwo kukomye anti obutungulu...

Paul Kafeero

Ebya Kafeero okuziikuulwa b...

ABAANA ba Paul Kafeero bana bapangisizza looya omupya okubawolereza mu musango ogwabawawaabiddwa bannaabwe 10....

Engeri Corona gy'akosezzaam...

Engeri abatawulira, abatayogera n’abaliko obulemu obulala ate nga balina obulwadde bw’olukonvuba gye bakoseddwaamu...

Ennyumba Ssendawula gye yazimba e Kayunga.

Famire y'omusama amansa sse...

OLUKIIKO lwa ffamire olwatudde ku nsonga z’omuvubuka wa ‘Rich Gang’ Luke Junior Ssendawula lwasazeewo aziikibwe...