TOP

Sifuna bwagazi nga ndi n'omulenzi

Added 8th November 2016

Nnina muganzi wange naye bwe tubeera ffena sifuna bwagazi so nga ye abufuna. Kino kiva ku ki?

 

Nnina muganzi  wange naye  bwe tubeera  ffena sifuna bwagazi so nga ye abufuna. Kino kiva ku ki? Nze Ruth e Jinja.  

Muganzi wo ono mwana wange omwagala oba tomwagala. Kubanga ayinza okubeera mukwano omulenzi naye nga tomwagala ng’omutwala nga mukwano owa bulijjo.

Ekirala omuvubuka yenna nga mulamu bulungi alina okufuna obwagazi naddala ng’ali n’omuwala gwe yeegwanyiza oba gw’ayagala.

Ate singa akiteeka mu birowoozo obwagazi abufuna bulungi. Abawala abamu tebafuna bwagazi kubanga batya okufuna embuto ate oluusi balina ensonyi.

N’ekirala okutya siriimu nakyo kireeta obuzibu. Abalala batya bwe bawulira nti bakyali bato okwegatta. Kale mwana wange tekirina mutawaana bw’oba tolina bwagazi ate ng’oli muvubuka.

N’abakyala abakulu nabo oluusi tebafuna bwagazi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mondo Mugisha ng’ayogera eri abaamawulire. Emabega be bakanyama abassiddwa ku kkanisa okukuuma. Tunuza kkamera y’essimu yo mu kalambe olabe vidiyo.

Pasita Ssenyonga mumuboole ...

Omusumba Mondo Mugisha y’omu ku bakungubazi abeetabye mu kukungubira Paasita Yiga Abizzaayo e Kawaala. Mu butaluma...

Kayanja ng'ali mu situdiyo ye.

Wuuno 'mutabani wa Nabbi Ka...

JOB Kayanja y’omu ku ba pulodyusa abeekoledde erinnya. Wadde abayimbi tebakyakola olw’omuggalo gwa ssennyiga omukambwe,...

Pasita Kayiwa mu lumbe.

Paasita Kayiwa ayogedde ens...

Omusamize yandabula nti nali waakufa mu nnaku musanvu, kyokka ekyewuunyisa ate ye yafa ku lunaku olw’omusanvu....

Ekyatutte Paasita Bujjingo ...

Omusumba w’ekkanisa ya House of prayer Ministry International, Aloysius Bugingo yagugumbudde abantu abaavuddeyo...

Omugenzi Yiga yali ne Nabbi Omukazi.

Ebigambo bya pasita Yiga eb...

OMUSUMBA Augustine Yiga Abizzaayo ow’ekkanisa ya Christian Revival Church Kawaala abadde mwogezi akunkumula n’ennyenje...