TOP

Lwaki sigenda mu nsonga?

Added 7th January 2017

SSENGA, mmaze emyezi ebiri nga sigenda mu nsonga kiva ku ki?

OKUSOOKERA ddala oyinza okubeera olubuto era genda mu ddwaaliro bakukebere omusulo.

Ekirala oluusi ebintu ng’endya embi, obulwadde nga ssukaali oba siriimu bireeta embeera eno.

Naye ate oba oli mukyala mukulu mu myaka ng’ogenda kuyingira ebiseera omukyala watasobolera kuzaala era okoma okulwala.

Kale gendako mu ddwaaliro ofune ekituufu kubanga omukyala nga tali lubuto ate ng’ali mu myaka egy’okuzaala alina okugenda mu nsonga buli mwezi.

Wabula endwadde enkabwe n’embeera mu mubiri bisobola okuleeta ekizibu kino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...

Mwanje eyabula.

Omusajja eyabula yeeraliiki...

Ssande Mwanje 37, ow'e Gganda yeeraliikirizza mukyala we Aisha Nakanjako 28. Ono yamulekera abaana bana: omukulu...