TOP

Ssenga nsaba kuntaasa

Added 12th January 2017

NZE Shamirah bw’oba oli mufunda ng’ate omusajja munene okola otya? Nsaba kuntaasa.

NZE Shamirah bw’oba oli mufunda ng’ate omusajja munene okola otya? Nsaba kuntaasa.

SHAMIRAH mwana wange okusookera ddala kambuuze oli muwala muto? Bw’oba oli muto olina okumanya nti obukyala tebunnakula era ssinga otuusa emyaka nga 19 obukyala bukula era buba busobola obusajja obw’enjawulo.

Sigaanye waliyo abasajja abanene naye bano batono ddala.

Olw’okuba obukyala busobola okufulumya omutwe gw’omwana ate nga munene ku busajja, kitegeeza nti osobola obusajja.

Ekirala ssinga tofunye bwagazi era buli busajja bubeera bunene era oyinza n’okulumizibwa n’abakyala oba abawala bafuna okunuubuka.

Obukyala nga bufunye obwagazi bugaziwa ate ne buleeta amazzi okuseereza obukyala. Sooka weebuuze okuze? Oba tofuna bwagazi?

Oba omusajja munene nnyo olina okwogera naye n’okugezaako okulaba ng’ofuna obwagazi obumala ate nga naye takozesa maanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...