TOP

Baze tatuuka gyalaga

Added 30th January 2017

Lwaki bwe tuba mu kazannyo baze akoma mu kkubo?

Lwaki  bwe tuba mu kazannyo baze akoma mu kkubo?  

Akoma mu kubbo tamala oba ggwe gw’aleka tomaze.  Oba tamala alina ekizibu kubanga mu butonde omusajja bwe yegatta n’omukazi  alina okumala.

Bw’aba  alina ekizibu kino alabe  omukuggu mu nsonga eno. Abasajja abatamala oluusi babeera batamivu nnyo oba nga banywedde ebilagala ng’enjaga.

Naye nga abasinga babeera n’obulwadde obuyitibwa ‘’retarded ejaculation’’ nga baba balina  okulaba omukugu . Kuba essimu 0772455645 afune obuyambi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...