TOP

Sayizi y'obusajja bwange ntono

Added 1st March 2017

NNEENYOOMA mu sayizi ate bwe mba mu kazannyo obusajja bwange bwereega akaseera katono ne bugwa ne bwe mba nkyanyumirwa akazannyo. Nkole ntya ssenga?

Okwenyooma kwe kuleeta ekizibu kino. Mwana wange abasajja era n’abakyala bangi tebamanyi nti ekibeera mu bwongo ky’ofuna.

Era abangi tebamanyi nti obwongo kye kitundu ekisinga obukulu mu kwegatta.

Abantu beekwasa ebintu bingi naye obwongo kikulu nnyo mu kwegatta.

Ogambye nti obeera okyanyumirwa naye essanyu gwe kennyini n’olikomya olw’ebirowoozo by’obeera nabyo mu kiseera ekyo. Mwana wange oba weenyooma mu sayizi gwe weereetera embeera eno.

Ekirala, abasajja bangi tebamanyi nti sayizi si kye kikulu, wabula engeri gy’okozesa sayizi eyo. Ekirala mwana wange oba okyali muvubuka oluusi amaddu galeeta obuzibu. Tereeza ebirowoozo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasumba nga banyokeza akabaani okwetoloola mulambo gwa Ssaabasumba

Fr. Ssajjabbi annyonnyodde ...

OMUSUMBA Severus Jjumba bwe yabadde tannatandika Mmisa ya kusabira mwoyo gwa Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga...

Kalidinaali Wamala

Kalidinaali Emmanuel Wamala...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala akungubagidde Ssaabasumba Dr.Cyprian Kizito Lwanga eyamuddira mu bigere  n'alaga ennyiike...

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga...

ENTEEKATEEKA z'okuziika Ssaabasumba Dr .Cyprian Kizito Lwanga ziwedde, olukiiko oluzikolako bwe lutegeezezza ng'...

Obutebe nga butegekeddwa ku Lutikko e Lubaga awagenda okuziikibwa Ssaabasumba Lwanga (mu katono) enkya.

Enteekateeka z'okuziika Ssa...

ENTEEKATEEKA z'okuwerekera Dr. Cyprian Kizito Lwanga abadde Ssaabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala zigenda mu...

Todwong ng'ayogera eri ababaka abalonde olwaleero.

Ababaka abayonsa bagaaniddw...

ABABAKA abayonsa bagaaniddwa okwetaba mu lusirika lw'akabondo ka NRM aka palamenti enkya  e Kyankwanzi, wabula...