TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Ndagirira eddagala ly'amaanyi g'ekisajja

Ndagirira eddagala ly'amaanyi g'ekisajja

Added 14th March 2017

DDAGALA ki omusajja ly’ayinza okukozesa okuddamu amaanyi g’ekisajja?

DDAGALA ki omusajja ly’ayinza okukozesa okuddamu amaanyi g’ekisajja?

Mwana wange okusookera ddala amaanyi g’ekisajja ennaku zino basajja bangi balina matono.

Era katusooke twetegereze embeera eno. Ennaku zino obulamu si bwangu era ssinga obeera mu bulamu nga teweeyagala obeera n’ekizibu era obwagazi bukendeera.

Ebireeta embeera eno oluusi gaba mabanja, obutabeera na mirembe ku mirimu, mu maka, endwadde n’ebirala ng’ebyo.

Tekitegeeza nti bakyala tebalina bizibu bino, abakyala nabo balina ebizibu nga bino naye balina engeri gye batambuzaamu.

Omukyala bw’abeera n’ekizibu abuulirako banne, okukkakkana ng’ekizibu kifuuse kitono.

Naye abasajja bwe babeera n’ebizibu ebiseera ebisinga babisirikira ne kizitowa era ekivaamu bwagazi kubula.

Ekirala mwana wange oba oli musajja mukulu amaanyi galina okukendeera. Kati bw’obuuza eddagala olina kusooka kwebuuza ddala obuzibu bwe nnina buva ku ki?

Ennaku zino abafere bangi ddala. Kale mwana wange weebuuze lwaki tolina maanyi ga kisajja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mukyala Nsegumire nga yeetondera Mboize.

Aba NRM mu Kampala beeyuliz...

Olukiiko olwayitiddwa okutabaganya abeesimbyewo ku kkaadi y’ekibiina kya NRM mu Kampala Central n’abo baamegga...

Mwine Mukono

Mwine alina emisango mu kkooti

OMUBAKA wa munisipaali ya Mityana, Francis Zaake yaloopa DPC Mwine Mukono ne banne okuli RPC Kagarura n’abalala...

Mwine ng'ayogera eri abatuuze b'e Mityana abaali beekalakaasa.

Ebikolobero ebizze birondoo...

ABADDE aduumira Poliisi y’e Mityana, Alex Mwine Mukono eyaduumidde abaakubye ttiyaggaasi mu bannaddiini n’abeekika...

Ssentamu ng'asiiga langi ku ddame.

Bayize okukola ebitimbibwak...

HADIJAH Ssentamu akozesezza ekiseera ky’obulwadde bwa ssennyiga omukambwe okugatta obwongo n’abaako ky’ayiiya....

Ono oluggya yaluteekamu ebitebe abantu we bawummulira.

Engeri gy'osobola okukola s...

Oluggya bwe lusukka mu lumu ziba ziyitibwa empya era ebimu ku byafaayo byalwo mu Uganda lubadde lwakwewunda nga...