TOP

Nkooye sitayiro emu

Added 22nd March 2017

BAZE mpulira ankooyezza anti buli lwe tubeera mu kiseera atandisa akakodyo kamu.

WEEBALE kwogera ku nsonga eno. Abafumbo bangi tebakimanyi nti mulina okuyiiya okulaba ng’okwegatta kubasanyusa era tekufuuka mulimu.

Omwami ono ndowooza tamanyi nti akakodyo akamu kanyiwa era nti alina okuyiiya obukodyo obunaakusanyusa.

Okusanyuka mwe kwegatta mwembi mulina okufaayo. Oba gwe olina obukodyo obusobola okukusanyusa lwaki tomugamba waakiri ne weekweasa nti wabusomye mu Ssenga wa Bukedde.

Anti oluusi abasajja balowooza nti singa obabuulira obeera mwenzi oba nga waliyo omusajja okuyigiriza okwegatta. Kale buli muzannyo gubeera gwa njawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabalabirizi Kazimba ng’abuulira mu kusaba eggulo.

Abaawanguddwa temwekwasa ba...

SSAABALABIRIZI w'ekkanisa ya Uganda, Dr. Stephen Kazimba Mugalu asabye baminisita ba Pulezidenti Museveni abaawanguddwa...

Ababaka ba NUP abaalondeddwa; Muhammad Ssegiriinya owa Kawempe North (ku kkono), Seggona owa Busiro East,Mathias Mpuuga ne Abdala Kiwanuka (ku ddyo) bwe baabadde bagenda okwogerako ne bannamawulire.

Aba NUP bafunye obujulizi b...

ABAMU ku bakulembeze ba NUP n'ababaka abaawangudde akalulu bategeezezza nga bwe balina obujulizi mu bitundu byabwe...

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...