TOP

Obusajja bwange butono nnyo

Added 24th July 2017

Nnina myaka 17 naye ndi mutono mu sayizi, ndye ki okusobola okugejja? Ekirala sigenda ddaakiika ziwera kkumi, nkole ntya?

Mwana wange ku myaka gy’olina nsuubira nti okyakula, kubanga omuvubuka akoma okukula ku myaka 19.

N’ekirala ogamba nti sayizi ntono oluusi abavubuka balaba bubi kubanga sayizi entuufu yeeyo ng’ofunye obwagazi.

Naye ate ntidde olina emyaka mito nnyo okutandika okwegatta.

Tosoma oba osoma naye nga wasalawo kwegatta. Ku bwagazi bw’olina ku myaka egyo era olina kumala mangu.

Ssinga ofunyisa omuwala olubuto olina obusobozi okulabirira omwana oyo?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...