TOP

Enkumbi ekaddiye ngikola ntya?

Added 18th December 2017

Enkumbi ngikola ntya? Enkumbi ng’ekaddiye ngikola ntya? Ngisuula ku kasasiro?

Ng’akawale ak’omunda sirowooza nti osobola okukasuula ku kasasiro. Ne bwebeera peeti oba ekikooyi.

Enkumbi tebagisuula ku kasasiro kubanga lugoye lwa munda. N’ekirala bw’oba osobola, kiba kirungi enkumbi n’ogyokya kubanga awo teri muntu asobola kugirabako.

Toyagala baana oba omuntu yenna okuzanyisa enkumbi oba akawale ak’omunda.

Mpozzi kanjogere ku kukaddiwa kw’enkumbi. Kiba kirungi n’obeera n’enkumbi eziwera nga ssatu ne zirema okukaddiwa mangu.

Ate era gula enkumbi nga nnungi, eweweera naye ng’egenda kuwangaala.

Ate enkumbi ekola ku musajja omu tekola ku buli musajja. Bw’ofuna omusajja omulala, funa enkumbi empya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...

Minisita Kuteesa

Minisita Sam Kuteesa ayanju...

MINISITA w'enkolagana y'amawanga g'ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ayanjudde lipooti ku bwegugungo obwaliwo nga November...

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'...

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa...

Bakiraaka ba kkooti nga bambadde yunifoomu.

Baleese yunifoomu z'abakozi...

Kaweefube w'okulwanyisa obuli bw'enguzi, essiga eddamuzi limukwasizza maanyi bwe litongoza  yunifoomu  egenda okwambalibwa...