
Wabula nga mu basajja kw’olabira nti otuuse ku guleedi esembayo ey’okumalamu akagoba kwe kuba nti otamwamu okwegatta era oluusi n’osituka ne mu kitanda n’ofuluma ekisenge nga weekwese mu ky’okugenda okufuuyisa, oba okutunula ku kisenge.
Kati nno wano we gunyumira kubanga mu mpisa z’Abaganda, ate ye omukazi aba ayagala kukukwata akuyiseeko ekitambala kyaffe kiri eky’omu buliri.
Kale abasajja abalina okutya nga mulowooza nti bwe mutayungirawo nga mumazeemu akagoba bajja kubanyooma mumanye nti kino kiri mu butonde.
Abaganda kye baava bayiiya enkola y’omukazi okulongoosa omusajja buli ssafaali lw’eggwaako okusobola okumuwa amaanyi addemu agalule saluti. Mu kumukwatakwatako okwo afuna amaanyi amapya.
Wabula abakugu bagamba nti baakizudde ng’omukazi ate y’asooka okuyunga okuddamu endasi nga mubadde mufunye guleedi eno esembayo mu kagoba.
Wabula nga mwembi enkeera muba muwulira ng’emibiri gyammwe mirebevu. Oba kale kiyite laasitiika ezaanaanuuse.
Akabonero akalala akalaga guleedi y’okumalamu akagoba nti yanoze kwe kufuluuta ku njuyi zombi.
Bwe mwebaka nga mumaze okufuna akagoba kano akabanoze, mutera okufuluuta. Kubanga omubiri gwonna guba gunaanuuse nga guwewedde.
Kino bwe kibaawo nga kyamuddiriηηanwa okumala nga wiiki, oyinza okulaba nga mwembi engoye ezibadde zibamiima nga zitandise okubasagala.
Awo okusiba emisipi we kikutaasiza. So ng’ate bwe kitaba kya muddiriηηanwa nnyo kireetera akasusu kamwe mwembi okunyirira ne mwegombesa abalabi.