
OMUKYALA omwagala oba tomwagala? Mulina abaana oba temulina ng’oyagala kuzaala ku baana?
Mumaze naye ebbanga lyenkana wa? Mwana wange oba omwagala, okusalawo kukwo, kubanga mu mukwano kizibu okugamba omuntu nti yeesonyiwe munne naddala mu mulina kukozesa kondomu buli kaseera.
Kondomu bw’ogikozesa obulungi eyamba obutafuna siriimu. Kuba 0772458823 twongere okwogera.