TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Mukazi wange lwaki tayagala kaboozi?

Mukazi wange lwaki tayagala kaboozi?

Added 3rd August 2018

Ssenga mukyala wange okwegatta yakuvaako. Kati nnakawere era obudde obusinga abumala ku mwana. Tumaze emyezi esatu. Ate nga tannaba kuzaala yali bulungi kati nfune omukyala omulala?

Mwana wange bannakawere batera okufuna embeera eno. Naye ng’ekireeta kino y’embeera oba enkyukakyuka ebeerawo mu kiseera ekyo, naye embeera eno ekyuka.

Ekirala nnakawere yenna abeera mukoowu, okuzaala si kwangu ate n’abaana nga bawere batawaanya, agenda okwebaka nga mukoowu era wano agwa bugwi olw’obukoowu.

Obufumbo bwe butyo olina okubeera omugumiikiriza ave mu bwannakawere

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kigonvu (ku ddyo) ng'annyonnyola omuserikale ebikwata ku ttaka lino.

Omusika atabuse ne nnyina l...

WAABADDEWO akasattiro ku kyalo Kabuuza e Matugga mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso, abaana b’omugenzi...

Abamu ku batembeeyi nga batadde emmaali yaabwe wabweru w’amaduuka agaliraanye ekibangirizi ky’omu Kikuubo mu Kampala.

Abasuubuzi boogedde bwe bak...

ABASUUBUZI b’omu Kampala abeegattira mu bibiina ebyenjawulo beekokkola embeera ey’ebyobufuzi eriwo naddala ebyokulonda...

Hudu Hussein eyalondeddwa okubeera omubaka wa pulezidenti mu Kampala.

Nsookera ku kugatta Bannaka...

HUDU Hussein eyalondeddwa ku bwa RCC wa Kampala agambye nti ky’atandikirako kwe kugatta Bannakampala bave mu njawukana...

Looya Fred Muwema ng’aliko by’annyonnyola Ham (wakati) bwe baabadde ku kkooti ejulirwamu eggulo.

Kkooti egobye okusaba kwa B...

KKOOTI ejulirwamu egobye okusaba kwa Bbanka enkulu (BOU) mw’ebadde eyagala okugattibwa ng’abatalina ludda mu musango...

Minisita Ssempijja e Lukaya ng’ayogera eri abawagizi be.

Minisita Ssempijja akyayomba

MINISITA Vincent Bamulangaki Ssempijja eby'okumukuba akalulu byongedde okumutabula. Okuva lwe yawangulwa, anenyezza...