TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Sifuna bwagazi nga ndi n'omulenzi okwetegekera ensiitaano

Sifuna bwagazi nga ndi n'omulenzi okwetegekera ensiitaano

Added 11th August 2018

Nnina muganzi wange naye bwe tubeera ffenna mu nsonga z’omukwano sifuna bwagazi so nga ye abufuna mangu. Kino kiva ku ki? Nze Rehema e Jinja.

MUGANZI wo ono mwana wange omwagala oba tomwagala. Kubanga ayinza okubeera mukwano gwo omulenzi naye nga tomwagala ng’omutwala nga mukwano owaabulijjo.

Ekirala omuvubuka yenna nga mulamu bulungi alina okufuna obwagazi naddala ng’ali n’omuwala gwe yeegwanyiza oba gw’ayagala.

Ate singa akiteeka mu birowoozo obwagazi abufuna bulungi.

Abawala abamu tebafuna bwagazi kubanga batya okufuna embuto ate oluusi balina ensonyi.

N’ekirala okutya siriimu nakyo kireeta obuzibu. Abalala batya bwe bawulira nti bakyali bato okwegatta.

Kale mwana wange tekirina mutawaana bw’oba tolina bwagazi ate ng’oli muvubuka. N’abakyala abakulu nabo oluusi tebafuna bwagazi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mukyala Nsegumire nga yeetondera Mboize.

Aba NRM mu Kampala beeyuliz...

Olukiiko olwayitiddwa okutabaganya abeesimbyewo ku kkaadi y’ekibiina kya NRM mu Kampala Central n’abo baamegga...

Mwine Mukono

Mwine alina emisango mu kkooti

OMUBAKA wa munisipaali ya Mityana, Francis Zaake yaloopa DPC Mwine Mukono ne banne okuli RPC Kagarura n’abalala...

Mwine ng'ayogera eri abatuuze b'e Mityana abaali beekalakaasa.

Ebikolobero ebizze birondoo...

ABADDE aduumira Poliisi y’e Mityana, Alex Mwine Mukono eyaduumidde abaakubye ttiyaggaasi mu bannaddiini n’abeekika...

Ssentamu ng'asiiga langi ku ddame.

Bayize okukola ebitimbibwak...

HADIJAH Ssentamu akozesezza ekiseera ky’obulwadde bwa ssennyiga omukambwe okugatta obwongo n’abaako ky’ayiiya....

Ono oluggya yaluteekamu ebitebe abantu we bawummulira.

Engeri gy'osobola okukola s...

Oluggya bwe lusukka mu lumu ziba ziyitibwa empya era ebimu ku byafaayo byalwo mu Uganda lubadde lwakwewunda nga...