TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Njagala ayimba oluyimba lw'eggwanga ng'aleekaane

Njagala ayimba oluyimba lw'eggwanga ng'aleekaane

Added 26th September 2018

NKOZE ntya mukazi wange asobole okuyimba oluyimba lw’eggwanga ng’aleekaana? LWAKI oyagala aleekaane? Abasajja abamu balowooza nti omukazi bw’aleekaana kitegeeza nti afunye essanyu nga tebamanyi nti n’abakyala abakalu oba abatafunye bwagazi baleekaana.

Abakyala abamu bakola ekirina okukolebwa ne bayimba ate ne basussa.

Naye tekitegeeza nti bafunye essanyu. Wabula bakikola kusanyusa basajja. Ekirala abamu balina ensonyi era okuleekaana kiba kitegeeza nti abaali okumpi bamanya ekigenda mu maaso.

Waliyo amawanga nga tebayimba oba ng’abakyala tebabimanya naye nga bafuna essanyu.

Weetegereze oba munno afunye obwagazi era kino okimanyira ku mazzi mu bukyala. Okuyimba si kikulu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...

Mwanje eyabula.

Omusajja eyabula yeeraliiki...

Ssande Mwanje 37, ow'e Gganda yeeraliikirizza mukyala we Aisha Nakanjako 28. Ono yamulekera abaana bana: omukulu...