TOP

Omusajja ampa ku ssente naye ampitiriddeko

Added 2nd January 2019

MWANA wange JN ekisookera ddala weebale kumanya nti lasitiika zigenda kukuloopa. Omuntu bw’aba akumanyi bulungi n’asanga ng’oli wa njawulo amanya nti waliyo omuntu omulala gw’okozesa.

Abasajja abanene ekisusse baleeta obuzibu ku bukyala era bakozesa nnyo ssente okusobola okufuna abakyala okwegatta nabo.

Ekigambo ssente kireese obuzibu naye nga mu butuufu teri musajja asobola kumala bizibu byo byonna. Ate naawe osobola okukola n'ofuna ssente.

Ekigambo bwenzi ng'oli mufumbo si kirungi era osobola n'okufi irwa obufumbo. Nze ndaba obufumbo bwe businga ssente.

Ssente ze mufuna mu bwenzi temuzikolamu kirungi. Ssente bakola nkole era naawe osobola okukola ssente newetusaako byoyagala.

Omwami bw'aba asobola okukola obuvunaanyizibwa bwe gumira mu bufumbo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...