TOP

Obwa Nnabukalu bungobako abasajja

Added 9th January 2019

NNINA emyaka 17. Ndi mukalu nnyo, buli musajja gwe neegatta naye kyagamba era aba tayagala kuddamu kwegatta nange era we bikoma.

OKUSOOKERA ddala emyaka gy'olina nze ndowooza wandibadde mu ssomero naye engeri gy'oyogera olaga nti waakeegatta n'abasajja bangi, mpozzi nga tosoma.

Ekirala ku myaka egyo abawala abasinga batya okufuna embuto n'endwadde ate babeera n'ensonyi. Kale mu kutya okungi, baba balina okubeera abakalu.

N'ekirala, simanyi oba ddala obeera n'omukwano n'abasajja abo be weegatta nabo kubanga awatali mukwano kizibu kufuna obwagazi.

Omukwano guleeta obwagazi kuba obeera weesunga munno. Ogambye buli musajja akulekawo n'agenda olw'obukalu naye abasajja be weegatta nabo babeera bakwagala? Kubanga omuntu akwagala takulekaawo afuba okulaba ng'ofuna obwagazi.

N'ekirala abasajja batono ayinza okukwatulira ekizibu ky'aba akusanzeemu oba nti oli mukalu.

Abasinga bwamala naddala nga takwagala akuleka bulesi era toddamu kumulaba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...