TOP

Omwami wange afuuyisa ku buliri

Added 23rd January 2019

OMWAMI wange alina ekizibu ky’okufuuyisa ku buliri. Tugenda okukeera ku makya ng’obuliri butobye. Kati ssenga nkoze ntya kuba agamba nnina okumufunira eddagala nti naye alabira awo ng’afuuyisizza ku buliri.

NG'OLABYE n'ekizibu kino mwana wange. Waliyo abantu abakulu abafuuyisa ku buliri naye ng'abasinga babeera n'ekizibu ng'akawago okukola omusulo omungi.

Ate oluusi omusajja ayinza okuba n'obulwadde nga ‘Urinary tract infection, sukaali, obulwadde bw'ensigo, Prostrate cancer n'ebirala.

Ate oluusi omuntu ayinza okuba ng'alina akawago nga katono ate n'okubeera n'ebirowoozo ebingi era nakyo kireetera omuntu okufuuyisa ku buliri.

Genda olabe omusawo ku nsonga eno kuba eddagala weeriri. Balo olina okumuyamba kuba kiyinza okuba nga kimuyisa bubi oba ng'alaba kimuswaza. Nkubirako ku 0772458823 twogere ku nsonga eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu