TOP

Lwaki nsiiyibwa mu bukyala?

Added 9th March 2019

Nnina emyaka 15 naye mbeera nsiiyibwa mu bukyala. Nkole ntya?

KU myaka 15, oba otandise okufuna enkyukakyuka ez'okuvubuka. Era enkyukakyuka zino n'embeera mu bukyala ekyuka. Ate oluusi n'okutuuyana ennyo kuleeta okusiiyibwa naddala mu mbugo.

Kiba kirungi n'ogezaako okulaba nti oyambala obuwale obutaleeta bbugumu.

Mu bukyala bw'omukyala, yenna wabeerawo embeera nga ssinga embeera eno ekyuka, okusiiyibwa oluusi n'obulwadde obuyitibwa kandida osobola okubufuna.

Abakyala era n'abavubuka bangi batera okufuna kandida ate ng'aleeta okusiiyibwa.

Abantu abamu balowooza nti kandida bulwadde bwa kikaba. Naye ng'ate si bwe kiri.

Kandida abakyala bamufuna kubanga wabeerawo enkyukakyuka mu mubiri ng'okugenda mu nsonga, okuvubuka, okulwala n'ebirala era bino byonna bikyusa embeera mu bukyala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...