TOP

Lwaki mbulwa obwagazi?

Added 5th April 2019

Lwaki buli lwe hhenda n’omusajja yenna mu kaboozi ak’ekikulu ng’obwagazi bumbula?

Abasajja mwana wange be weegatta nabo obaagala? Kubanga obwagazi okubula kitegeeza nti tobeera na mukwano. N'ekirala obwongo kye kitundu ekisinga amakulu mu kwegatta.

Mu birowoozo oba mu bwongo nga tolina mirembe ku kintu ky'ogenda okukola tosobola kufuna bwagazi.

Ennaku zino abakyala bangi beegatta okufuna ssente naye nga mu butuufu teri mukwano wabula ekigendererwa ssente.

Mu mbeera eno kizibu okufuna obwagazi kubanga oyagala ssente naye ng'omusajja tomwagala.

Ate oluusi oyinza okwegatta naye nga tolina mirembe na musajja oyo era tosobola kufuna bwagazi.

Ate oluusi mu bakyala abamu okwegatta bakitwala nga kivve. Era mu mbeera eyo tosobola kufuna bwagazi. Kale olina okwetegereza embeera gy'obeeramu ng'ogenda okwegatta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....

Empaka za FEASSSA zisaziddw...

OMUKISA gwa Uganda okulwanirira okweddiza ekikopo ky’emizannyo gy’amasomero ga ssiniya ag’obuvanjuba bw’Afrika...

Nankabirwa ng'asanyusa bato banne

Omuyimbi muzibe asaba kuvuj...

BYA SOPHIE NALULE Angel Nankabirwa ow'emyaka 12 bw'omuwulira ng'ayimba ku muzindaalo odduka mbiro otere esange...

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.