TOP

Okukyalira ensiko kutegeeza ki ?

Added 13th April 2019

Omukyala ssinga takyalira nsiko afuna buzibu ki mu bufumbo?

Okukyalira ensiko naddala omwami wo ng'amanyi omugaso gw'okukyalira ensiko kiyamba omukyala okufuna obwagazi amangu ate n'abasajja banyumirwa okukunoonya ng'olina abalongo.

Anti bw'okyalira ensiko n'akakukufa kavaayo. Kale kubanga ku kakukufa we wasibuka obwagazi mu mukyala kiyamba omukyala okusumulukuka obulungi.

Waliyo bantu bangi abalowooza nti bw'otabeera na balongo togenda kuzaala.

Kino si kituufu, jjukira amawanga mangi tebalina balongo naye bazaala.

Naye ng'okukuuma obuwangwa kyandibadde kirungi omukyala ng'ava mu ggwanga erikyalira ensiko n'akyala.

Mpozzi era okwongereza kwekyo oluusi abasajja naddala abavubuka tebamanyi mugaso gwa balongo. Kale gwe ng'omukyala olina okuyigiriza omwami omugaso kubanga abalongo bayamba omukyala n'omwami.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...