TOP

Lwaki malamu mangu akagoba?

Added 22nd April 2019

Ndi musajja wa myaka 40. Nnina ekizibu eky’okumala amangu nga ndi n’omwagalwa wange.

Nkole ntya? Mwana wange abasajja bangi abalina ekizibu kino. Naye ku myaka 40 omusajja yenna asobola okukyewala.

Ekireetera abasajja okumala amangu okusookera ddala abasinga tebamanyi mibiri gya bakyala bwe gikola.

Abakyala tebalinga baami balwawo okufuna obwagazi ate n'ekirala olina okubanoonya okusobola okufuna obwagazi.

Ekirala mwana wange abasajja abasinga beegatta kutuusa mukolo, bw'okola bw'oti kitegeeza nti olina kumala mangu kubanga weerowoozaako wekka era mu bwongo ofuba kumala ofune essanyu.

Ekirala teweegatta ng'oli mukoowu oba ng'ebirowoozo tebiri ku kwegatta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dr. George Kiwanuka

E Gomba bazuddeyo omulwadde...

ABATUUZE b'e Gomba basattira oluvannyuma lw'okuzuula omusuubuzi abadde abasuubulako ebirime ng'alina ekirwadde...

 James Kasozi Muwonhe ne muzzukulu we Allan Kazibwe

Omwana atemyetemye kitaawe ...

Omwana akkidde kitaawe n'amutemaatema ng'amulanga kugaana kumuwa mugabo gwe.

Minisita Anywar atya okutam...

AMAZZI g'ennyanja Nalubaale eyabooga ne gasalako oluguudo katono galemese Minisita okutuuka ku mwalo gw'e Kamuwunga...

Omusumba atonedde Poliisi e...

Ne yeeyama okwongera okuteekawo enkolagana eyamaanyi wakati wa poliisi n'omuntu wa bulijjo.

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...