TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Bukodyo ki obutaano obunyumisa ekigwo?

Bukodyo ki obutaano obunyumisa ekigwo?

Added 6th May 2019

Ssenga mpaayo obukodyo butaano obw’okwegatta. Bukodyo ki bwe nnyinza okukola ne tunyumirwa okwegatta?

Okusookera ddala nga sinnaba kukuwa bukodyo ng'ogenda okwegatta, okufuna essanyu olina okwegatta n'omuntu ng' omwagala ate nga naye akwagala.

Ne bw'okola obukodyo obufaanana butya nga tewali mukwano otawaanira bwereere.

Ekirala mwana wange olina okuyiga omubiri gw'omukyala oba omubiri gw'omusajja. Omukyala afuna atya obwagazi oba omusajja afuna atya obwagazi?

Tukimanyi nti omusajja kyangu okufuna obwagazi ate omukyala ebiseera ebisinga alina okufuna obwagazi ng'omusajja amunoonyezza.

Nsuubira obukodyo obusooka obutegedde bulungi. Nga tuvudde awo mwana wange olina okuyiga munno, ddala omwagalwa wange kiki ekimusanyusa? Kiki kye nnina okukola n'afuna obwagazi obungi, kubanga buli musajja oba omukazi alina ebimusanyusa.

Ekirala weebuuze sitayiro ki emutuusa ku ntikko, sitayiro weeziri nnyingi naye ddala eruwa emutuuka obulungi.

Zonna muyinza okuzigezaako ne mulaba esinga okubanyumisiza akapiira oba munno z'ayagala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...