TOP

Ntegeera ntya atuuse ku ntikko?

Added 4th July 2019

SSENGA bwe twegatta ogusooka ne mukazi wange ndwawo nnyo okuddamu amaanyi agoongera luutu endala, kino kiva ku ki?

Mwana wange ebiseera ebisinga abasajja bwe bagenda bakula, amaanyi g'omubuliri  gatandika okukendeera nga eyali awangaala  mu kwegatta, nga takyalwawo era bwe guba ne ku mirundi gy'osobola okwegatta.

Ekirala abantu abakulu babeera n'ebibatawaanya bingi oluusi ebibalemesa okuddamu amangu ddala nga baakatuuka ku ntikko.

Obuzibu tombuulidde myaka gyo mituufu naye bwe kiba nti  okyali muvubuka, wandibadde owanga mangu n'oddamu omulundi omulala.

Bw'oba okyali muvubuka olina  kutereeza birowoozo byo, obwongo n'obussa ku kyoliko.

Fuba okuddamu okunoonya ku munno kuba naye bw'anaafuna obwagazi ayinza okukuyamba okuddamu endasi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....