TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Ow'ebbali ancamula okusinga ow'awaka

Ow'ebbali ancamula okusinga ow'awaka

Added 9th July 2019

Ssenga nnina muganzi wange. Naye nnyumirwa nnyo nga ndi naye okusinga maama w’abaana. Ssenga nkoze ntya saagala kwonoona bufumbo bwange kubanga ono sirina gye mutwala mwendako bwezi.

Ate kino abasajja era n'abakyala bakikola nnyo. Naye bambi oyo gwe babaligako aba takimanyi.

Anti ebigambo n'ebikolwa biraga nti yaliwo. Era bw'olaba omusajja nga tanyumya ku makaage ng'omanya nti oyo ayagala nnyo obufumbo bwe era tayagala mukyala kumanya nti alina omukyala omulala oba ayenda.

Kati mwana wange omukyala maama w'abaana omumanyidde kale teri kipya. Ono ate gw'obaligako nga bw'ogambye mupya ate jjukira nti naye alina okulaba ng'akusanyusa kubanga naye oluusi ayagala kukuwamba akweddize.

Buli mufumbo yandibadde agezaako okulaba ng'okwegatta kubeera kupya, buli kiseera ne mwewala okwetamwa.

Abasajja abasinga kino tebakifaako ate ng'abakyala batya okugamba abaami nti ebyokwegatta tebigenda bulungi. Ekintu bw'okikola buli lunaku naye nga tokyusaamu okikoowa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Chiko bamuwonyezza okugwa m...

Kazannyirizi Frank Mubiru amanyiddwa nga Chiko awonye okugwa mu masiga n'okulya ebikomando. ‘‘Bannange ekintu...

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...

Kenzo bye yayogedde ku Bobi...

Waliwo ne Bannayuganda abali emitala w’amayanja naddala Dubai abaamusabye aleme kuddamu kulinnya mu nsi zaabwe...