TOP

Be nneegwanyiza lwaki mbatya?

Added 24th October 2019

Lwaki buli lwe ndaba omuwala omulungi gwe nandyagadde ensonyi zinkwata ne ntya okumugamba nkole ntya?

Lwaki buli lwe ndaba omuwala omulungi gwe nandyagadde ensonyi zinkwata ne ntya okumugamba nkole ntya?  

ENSONYI butonde era sirowooza nti waliyo omuntu atalina nsonyi. Naye abantu abamu balina ensonyi okusinga abalala. Ate ng'okyali muvubuka, ensonyi zibeera nnyingi ddala kubanga buli kintu kibeera kipya naddala ebikwatagana n'omukwano oba okwegatta. Wabula bw'ogenda okula, ensonyi zigenda zikuggwaamu.

Naye kye mbuuza, abawala abalungi b'olaba, obaagaza mukwano oba kwegatta nabo? Kubanga olina okwawula omukwano n'okwegatta.

Okwegatta ebiseera ebisinga bubeera bwagazi ate omukwano mu bavubuka oluusi kizibu okugumanya anti okusinga obwagazi bwe businga amaanyi ng'oli muvubuka.

N'ekirala oyo omuwala gwe wandyagadde omwagaza ki. Oba kwegatta, nze ndowooza nti kiba kirungi n'osooka obeera mu mukwano n'olyoka olowooza ku kwegatta. Okwegatta nga mukyali bato kireeta ebizibu bingi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr. Kato nga bamwaniriza mu kigo ky’e Kamwokya.

"Musabire abakulembeze bamm...

KAABADDE kaseera ka ssanyu ate n’okunyolwa ku kigo ky’e Kamwokya, Abakristu bwe baabadde baaniriza Bwannamukulu...

Abakungubazi nga batunuulira ekifaanayi ky’omwana eyattiddwa.

Bawambye omwana ne bamutta

ABATEMU bawambye omwana ow’emyaka mukaaga ne bamutta mu bukambwe, omulambo ne bagwambulamu engoye. Rosemary Ngambeki...

Joseph Ssewungu (ku kkono) ne Latif Ssebaggala nga baliko bye babuuza minisita Jeje Odong (ku ddyo) ku lukalala lw’amannya g’abantu abatalabikako lwe yasomye mu Palamenti.

Ensonga z'ababaka 10 ezitan...

ABABAKA bawadde ensonga 10 lwaki tebamatidde lukalala olwayanjuddwa minisita w’ensonga z’omunda olulaga abantu...

Abaserikale nga batwala omulambo gw'omuwala.

Bagudde ku mulambo gw'omuwa...

ABATUUZE ku Kyalo Kakerenge mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso baguddemu ekyekango bwe bagudde...

Abatuuze nga baziika Ssali.

Amasasi ganyoose nga poliis...

Amasasi ganyoose nga poliisi y’e Wakiso egumbulula abatuuze abaaziikudde omulambo nga bagamba nti famire teyinza...