TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Amabanja gambuzizza amaanyi g'ekisajja

Amabanja gambuzizza amaanyi g'ekisajja

Added 30th October 2019

NNINA amabanja, simanyi oba bagenda nakungoba ku mulimu. N’amaanyi g’ekisajja kati nnina matono naye nga ntuuka ku ntikko. Mukyala wange saagala kumugamba era atandise okugamba nti nnina omukyala omulala ate nga sirina naye ebirowoozo n’ebizibu bye nnina bye binkola bityo. Nkoze ntya?

EMBEERA eno bangi bagifuna era kiba kizibu okubeera n'amaanyi olw'ebirowoozo mu bwongo.

Bangi tebamanyi nti obwongo kye kimu ku bitundu by'omubiri ebikulu mu kwegatta.

Obwongo busindika obusimu mu mutima n'ebitundu ebirala okwetegekera okwegatta ssinga omusajja oba omukazi aba afunye obwagazi.

Mukyala wo olina okumubuulira ebimu ku bikweraliikiriza okusinziira ku mbeera ze. Waliyo abakyala abagumu era bw'omubuulira ensonga nga zino akugumya.

Okukugoba ku mulimu si kirungi naye si ggwe asoose. Bangi tebalina mirimu naye olina okulowooza ku kiddako.

Noonya engeri gy'owonamu amabanja gano oba oyogereko n'abakubanja olabe engeri gy'ogenda okugasasula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

   Jane Nnabukeera eyasudde bbebi mu kabuyonjo

Wuuno maama eyasudde bbebi ...

Poliisi egamba nti Nnabukeera ng'amaze okusuula omnwana we mu kaabuyonjo yaddayo n'abikira abatuuze nga bwe yamufiiriddeko...

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...

Abakulembeze mu Kawempe ben...

ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja...

"Abatakisi bafunye obukodyo...

POLIISI erabudde nti egenda kukola ekikwekweeto ku batakisi abasiize endabirwamu z’ebidduka byaber langi nga bagenderera...

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....