TOP

Amaanyi gange gaakendeera

Added 23rd January 2020

Bwe mala okwegatta ndwawo okuddamu okuyunga.

NNINA emyaka 27 naye amaanyi g'ekisajja ndabika nnina matono. Bwe mala
okwegatta ndwawo okuddamu okuyunga. Nkolera safaali era obudde obusinga nkomawo nga njagala kusanyusa mukyala wange. Njagala ddagala.

Bw'oba olwawo okwegatta, obwagazi bubeera bungi era olina kumala mangu kuba oba
oludde okulaba omwagalwa wo.

Naye okumala amangu tekirina kukumalamu maanyi osobola okuddamu ne weegatta naye bulungi era n'omala mu kiseera ekituufu. Ennaku zino abaami bangi balowooza nti tebalina maanyi kubanga bamala mangu.

Ate abamu bavubuka. Naye ne batamanya nti okumala amangu ng'oli muvubuka kya butonde kubanga obwagazi mu bavubuka  buba bungi. Naye tekitegeeza nti tolina maanyi ga kisajja.

Kati naawe bw'otandika okulowooza nti tolina maanyi ga kisajja era gaba galina okukubula anti ebirowoozo obiteeka ku mbeera eno olwo nga n'obwongo buva ku nsonga entuufu ey'okuddamu okwegatta.


Okumala amangu si kibi naye osobola okuddamu n'osanyusa munno singa otereeza ebirowoozo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo