TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Abawala boogedde ebisinga okubakuba ku basajja

Abawala boogedde ebisinga okubakuba ku basajja

Added 18th March 2020

Abawala boogedde ebisinga okubakuba ku basajja

 Vero Nabuyondo.

Vero Nabuyondo.

Vero Nabuyondo. Nze omuvubuka amanyi okwambala ankolera. Waliwo omuvubuka gw'otunuulira nga mu butuufu anyumye, agolodde bulungi n'akuba ekikalu, asibye essaawa ya bbeeyi, ayambadde engatto erabikako, yeekubye akawoowo akamala, oyo ankolera era okusinziira ku ndabika ye ne bw'aba tannandaga kiri mu waleti ye ebyo bimmala okumanya nti yeesobola.

Obulungi bw'omusajja nabwo kikulu gyendi. Waliwo omusajja gw'otunulako n'omutima gwo ne gusooka gwekangamu nga yalungiwa n'asukka, akaviiri k'asala keeko, akalevu akasaze bulungi ne katereera bulungi

 Babirye

Aisha Babirye. Ebintu ebisobola okunkuba ku musajja mulimu entunula ye. Waliwo ggaayi asobola okukutunuuliza ekisa ng'ekyamazima omutima gwo tegusobola kusigala kye kimu.

N'omusajja omuwanvu ankuba. Oyinza okutunuulira omuvubuka nga muwanvu bulungi ate ng'alinamu ekiwago nga bw'akuyitako toyinza kulemwa kukyuka kumutunuulira. Era bw'oba okyanoonya, oyinza okusaba waakiri akugambeko.

Okwo bw'ogattako obulungi bwe kubanga waliwo omusajja nga ye mulungi ebimenya amateeka. Oweewange obulungi bwe bwe bwantengula ng'ansaba omukwano ne nzikiriza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...