TOP

Njagala mwami alina empisa

Added 16th June 2020

Nneetaaga omwami alina eddiini kuba nze ndi Mulokole okuva ku myaka 40 ne 45 ng’alina empisa.

Babirye ng'amema

Babirye ng'amema

Ggwe ani?

Nze Winfred Babirye 38.

Obeera wa?

Mbeera Kasubi kyokka nzaalibwa Busoga.

Kituufu wazaalako:

Nnazaalako.

Oyagala musajja afaanana atya?

Nneetaaga omwami alina eddiini kuba nze ndi Mulokole okuva ku myaka 40 ne 45 ng'alina empisa.

Bukufunye batya?

Ndi ku ssimu 0754149279

Twagala abasajja abalimu eddiini

Nze Zaitun Nakku, 34, nga mbeera Wakiso, ndi musuubuzi wa mmere era nnazaalako. Nneetaaga omwami nga Musiraamu wakati w'emyaka 40 ne 55, akola ng'amanyi omukwano. Kuba 0779645993.

Ndi mukyala muwanvu, nga ndabika bulungi, omukozi alina eddiini n'empisa. Nnoonya omwami alina okwagala, afaayo, alina eddiini, nga talina siriimu. Njagala alina emyaka wakati wa 35 ne 45 nga si Musiraamu. Alina okubeera omwetegefu okwekebeza omusaayi, okwanjulwa n'embaga. Kuba 0779361134.

Nze Falidah, nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 30 ne 50, nze nnina 29 nga mbeera Namasuba. Njagala omusajja atya Katonda era omwesimbu, kuba 0701857409.

Nze Annet nnoonya omusajja ali wakati w'emyaka 27 ne 30 nga talina baana. Abeddira Engeye n'Ennyonyi temukuba. Mukube ku 0708939004.

Nze Josephine, 35, nga mbeera Mbale nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 40 ne 50 ng'ali ku ddagala lya ARVS. Kuba ku 0787214173.

Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 35 ne 45 nga mukozi, muddugavu, ne bwaba alina abaana kuba 0775145072.

Njagala ali ‘serious' era tulina okwekebeza omusaayi. Nze Mary nnina emyaka 24 si zaalangako sifumbirwangako nasomako, nnoonya omwami atazaalangako, Omulokole omwetegefu okukola obufumbo obutukuvu kuba 0786494771.

Nze Annet nga nnina emyaka 26 nga mbeera Wobulenzi, nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 30 ne 35 ng'ali ku ddagala kuba 0785717109.

Nze Grace nga nnina emyaka 28 nga mbeera Katikamu, nnoonya omusajja ali wakati w'emyaka 28 ne 30. Kuba 0776723633.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Lukwago.

Ebyavudde mu kukebera Lukwago

LIPOOTA y'abasawo ku byavudde mu kukebera Loodi meeya Erias Lukwago efulumye. Lukwago yakebeddwa mu ddwaaliro...

Jennifer Kalule Musamba

Okuwandiisa abayizi ba P7,...

EKITONGOLE ky'ebigezo mu ggwanga kimalirizza okuwandiisa abayizi ku mitendera egy'enjawulo okuli aba P7, S4 ne...

Muntu ng'ayogera n'abantu ku Bayita Ababiri.

Muntu agaaniddwa okutuuka e...

MAJ. Gen Mugisha Muntu eyeesimbyewo ku bwapulezidenti ku kaadi y'ekibiina kya Alliance for National Transformation...

Omugenzi Fr. Katoogo

Faaza Katoogo afiiridde mu ...

ABAKRISTU b'e Kyotera baguddemu encukwe, Faaza abadde ajjanjaba mukulu we bw'asangiddwa ng'afiiridde mu buliri...

Ekibuga ky’e Mukono nga kikwatiridde ttiyaggaasi.

Bobi Wine: Abawagizi be bag...

ROBERT Kyagulanyi Ssentamu yatandikidde mu maanyi ng'anoonya akalulu mu ssaza ly'e Kyaggwe. Eggulo mu lukuhhaana...