TOP

Omukazi alabika ambuzaabuza

Added 16th March 2021

Kisoboka omuntu okumala emyezi ebiri ng’agenda mu nsonga ate ng’ali lubuto? Oba omukyala ayinza obutagenda mu nsonga okumala emyezi ebiri nga tali lubuto? Omukyala ansobedde olowooza tambuzaabuza.

Omuwala ali lubuto.

Omuwala ali lubuto.

Kisoboka omuntu okumala emyezi ebiri ng'agenda mu nsonga ate ng'ali lubuto? Oba omukyala ayinza obutagenda mu nsonga okumala  emyezi ebiri nga tali lubuto? Omukyala ansobedde olowooza tambuzaabuza. Nze DK e Kiwanga.

Mwana wange kino kisoboka. Omukyala ayinza okugenda mu nsonga emyezi ng'ebiri naye ng'ali lubuto. Oluusi wabeerawo okukyankalana kwa hormones mu bitundu ebizaala naye kino kibeerawo mu bakyala batono ddala era tekisukka myezi ebiri.

Kale mwana wange kino omukyala bw'akifuna alina okugenda okulaba omusawo kubanga oluusi kisobola okubeera ekizibu. Kale abakyala kirungi okubakubiriza okugenda okunywa eddagala. Ate era kya bulijjo omukyala oba omuwala obutagenda mu nsonga ate nga tali lubuto.

Mubuuze ekituufu kuba ayinza okubeera nga takubuzaabu nga ggwe bw'ogamba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...