TOP
  • Home
  • Abaamawulire ba bukedde

Abaamawulire ba bukedde

Kansala Nsajja avunaanibwa bufere

Kansala Nsajja Musonge Fred akiikirira eggombolola y'e Nama ku lukiiko lwa disitulikiti y'e Mukono yakwatiddwa lwa kufera omusomesa n'amulyako ssente...

Mukyala wa Polof. Bukenya amututte mu kkooti...

Dr. Margaret Bukenya agamba nti obufumbo bwabwe bwatandika okuyuuga olw’obwenzi bwa polofeesa Bukenya era ng’amaka ge Gilbert Bukenya yagavaamu dda ag’e...

Mpulira bubi omusango gwange obutawulirwa...

Omulamuzi yagambye nti omuwaabi wa Gavumenti yabadde tazze kubanga yeetabye mu kusabira omwoyo gwa Joan Kagezi.

Omumyuka wa Ssaabalamuzi wa Uganda, Alfonse...

OMUMYUKA wa Ssaabalamuzi wa Uganda, Alfonse Owiny Dollo akuutira balamuzi banne okubeera abeerufu nga bawozesa emisango. Era agamba nti abantu balowooza...

Eyeefuula omuserikale n'afera ssente omulamuzi...

Omusajja eyeefuula omuserikale n'afeera munne obukadde bubiri amukwatire eyamuguza ettaka ly'empewo naye akwatiddwa era n'asindikibwa mu kkomera e Luzira...

Ali ku gwa kujingirira biwandiiko

Awerennemba n’emisango okuli ogw'okusaalimbira ku ttaka eritali lirye, okutiisatiisa omuntu n'okujingirira ebiwandiiko.

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe yali alagiddwa.

Kkooti eyise owapoliisi eyalagajjalidde omulimu...

KKOOTI e Lugazi eyise akulira poliisi y’e Ngogwe ne mune ku by’okulagajjalira emirimu gyabwe ekyavuddeko ababbi okubba ebyuma ebyassibwa ku luguudo lw’e...

Ebya Isiko eyakwana omubaka Rwabogo bibi:...

EBY’OMUVUBUKA wa YMCA , Brian Isiko 25, eyakwana omubaka wa palamenti Sylvia Rwabwogo ekkwano lye yalina lyongedde okumufuukira ekyambika!

Nambooze bamutwalidde mu Ambyulensi ku kitebe...

Nambooze asekeredde abalowooza nti amaanyi gamuwedde olw’okuba omulwadde nti basaaga ne mu mbeera gy’alimu akyasobola okubaako by’akola.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM