TOP
  • Home
  • Abaazirwanako

Abaazirwanako

Eyaduumira abaakuba abayizi b'e Makerere...

EBYOKUKUBA abayizi b’e Makerere ne bannamawulire biranze abakulira amagye bwe bakutte Capt. Ronald Lubeera, eyaduumira abajaasi abaasindikibwa e Makerere....

Gavumenti etangaazizza ku fiizi z’e Makerere...

PALAMENTI yalagidde akakiiko kaayo akavunaanyizibwa ku byenjigiriza okwekenneenya ensonga z’e Makerere ezaavuddeko abayizi okwekalakaasa. Akakiiko kajja...

Owa UPDF akubye owa Umeme essasi

OMUSERIKALE wa UPDF, Capt. Mesearch Baguma akubye omukozi wa UMEME essasi mu kugulu ng’amulanga kulinnya muti gwa masannyalaze nga tasoose kumulaga bimwogerako....

Abaana bakubye bakitaabwe amabeere lwa nkaayana...

BAMULEKWA batabukidde abakuza okuli ne bakitaabwe abato ne babaggyirayo emiggo n’okubeeyambulira nga babalumiriza okwagala okutunda emmaali ya kitaabwe...

Trump byongedde okumwonoonekera

PALAMENTI ento eya Senate mu Amerika eyisizza amateeka agagenda okugobererwa mu kubuuliriza ku Pulezidenti wa Amerika Donald Trump n’ekigendererwa ky’okumuggyamu...

Omwogezi wa People Power ayogedde ku bya...

Omwogezi wa People Power, Joel Ssenyonyi yagambye nti Full Figure talina makulu era tetuyinza kumumalirako budde.

Full Figure asomedde Museveni pulaani emegga...

Emmotoka Mzee gye yampadde yatandikiddewo emirimu wadde tekuli nnamba. Ennamba enansangayo. Nnasabye omusaala era Mzee n’ampa obukadde musanvu buli mwezi....

Owange Katondayamumpa nga kirabo

NZE Ghetto King Samiyo 27, ndi muyimbi mbeera Masajja B. Nga naakavubuka nali neegomba okufuna omukyala anampa essanyu n’emirembe.

Obufumbo bw’emiggo bwannema

NZE Mariam Kagoya, 44, mbeera Komamboga mu Kawempe. Mu buvubuka bwange, nafuna omusajja eyahhamba nti bwatunula mu nsi yonna nze mukazi gw’asaana okuwasa....

Muganda wange alabika anjagalira omusajja...

MUGANDA wange alabika anjagalira omusajja kuba mmaze ebbanga nga mbalaba. Buli kiseera omwami wange agamba nti abaddeko naye. Ekirala waliwo ebintu ebibeera...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1