BW'OSANGA omuvubuka ng'alemedde mu buwuulu tomunenya. Abakazi abamu tebaafuna kubuulirirwa era tebamanyi ngeri gye balina kweyisaamu nga bafumbiddwa.
Abakazi basinga kwegomba kuganza abasajja ababasingako obuwanvu. Era bwe wabaawo abasajja babiri abamukwana, agenda mangu n’ebyomuwanvu newankubadde ng’oluusi...
Olulimi lw’omukazi gye lwakoma okuba n’ensonyi mu nsonga z’omukwano, abasajja gye bakoma okulutya nga lubadde lubikkuse. Kino kye kireetera omukazi obutavaamu...
Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe
'Abaami bakukkuluma olw’abakyala babwe okuba abacaafu ekivuddeko okudduka awaka ne babalekera abaana.'
ttooci ekubiddwa mu bitongole ebimu eraga nti Gavumenti erinako w’etuuse bwe yalonda abakyala okukulira ebitongole byayo ebimu naye bw’ogeraageranya...
Omubiri gw'omukazi buli lwe gukyusa, kyeyolekera mu mbeera ze eza bulijjo. Abamu bakambuwala, bayomba n'okwenyiiza nga banaatera okugenda mu nsonga. Noolwekyo...