Nneetaaga omukyala omukkakkamu, alabika bulungi, alina empisa okuva ku myaka 18 ne 28 omwetegefu okwekebeza omusaayi.
Nneetaaga mukyala ow’obuvunaanyizibwa, alina ettutumu, ow’ebbeeyi omusawo, omubaka wa palamenti, looya n'abalala. Njagala wa myaka 30 n’okweyongerayo....
Noonya mukyala ananzaalira nga munene, omwesimbu, asobola okunyongerako ssente mu bizinensi yange ne nsobola okugaziwa nga wa myaka 20 ne 35.
Okusinga nneetaaga mwami Muzungu kuba bamanyi omukwano, ali wakati w’emyaka 27- 50, alina empisa, afaayo, alina ku ssente anankuba embaga.
Abakazi bakooye empewo y'ekiro baagala basajja babamaleko ekiwuubaalo.
Abakyala abanoonya abaami
Nnetaaga omwaami asobola okundaga omukwano, alina empisa ng'abeera mu kibuga okuva ku myaka 30-35 ate nga takozesa bitamiiza. Atekeddwa okubeera nga yazimba...
ENDUULU ez’olulekereeke zaakubiddwa abeetabye ku mukolo nga Hadijah Namakula omutunzi w’engoye ayanjula bba Musa Ssemuyaba mu maka ga bakadde be Sheikh...
Njagala mwami ng'alabika bulungi, muyonjo, alina ku ssente, amanyi omukwano, atasussa baana basatu ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.
Njagala omukyala alina ku ssente, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 20-30, talina siriimu kuba nange ndi mulamu.