TOP

Abanoonya

‘Laavu gye tulina etuyisa balongo’

EYALABIKIRA mu banoonya ku Bukedde Ttivvi essanyu lyalina lya mwooki wa ggonja olw’okufuna omukazi.

Njagala alina empisa

Njagala eyeetegese okukola obufumbo, alina empisa n’omulimu gw’obuvunaanyizibwa okuva ku myaka 30 n’okweyongerayo.

Nnoonya omusajja eyazimba nga yeevuga

Oyagala omwami alina bisaanyizo ki? Okusinga njagala omwami muwanvu, eyazimba, eyeevuga, afaayo ng’alina empisa. Bakufunye batya?

Njagala aneeyanjula ewaffe

Gw’oyagala akubiite, alina kuba na bisaanyizo ki? Njagala mwami ali wakati w’emyaka 21 -30 ng’atya Katonda, mwetegefu okugenda ewaffe, okwekebeza omusaayi...

Nnoonya musajja Musiraamu

Oyagala mwami alina bisaanyizo ki? Njagala mwami Omusiraamu nga naye tayogera bwe tunafaanaganya embeera, alina omulimu nga talina mukazi mulala ng’alina...

Njagala omusajja afaayo nga si muyombi

Njagala omwami omwetegefu okwekebeza omusaayi, alina empisa, afaayo nga si muyombi ng’ali wakati w’emyaka 30 -40.

Omusajja eyeetegese okwekebeza omusaayi nkubiraako...

Njagala mwami atya Katonda, akola, eyasomako, ali wakati w’emyaka myaka 40-60 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okugenda ewaffe.

Nnoonya omusajja omukkakkamu

Alina okuba ng'ali wakati w'emyaka 27-35,akola, alina eddiini, asobol a okundabirira, okwekebezaomusaayi, okugenda gye banzaalanga ss i mutamiivu ate nga...

Eyanoonyeza mu Bukedde atenda omukwano gwa...

EYALABIKIRA mu Banoonya ba Bukedde atenda mukwano bba gw’amulaga. Rukia Nassimbwa omutuuze w’e Mateete Ssembabule agamba nti okuva lwe yafuna omwami we...

Nsinga kwagala musajja Muzungu

Njagala musajja okusinga nga Muzungu, afaayo, ow’emyaka 24 n’okweyongerayo, alina eddiini, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’amanyi omukwano.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM