TOP

Abanoonya

Njagala Omusiraamu atasussa mwana omu

Olimu kyama ki? Manyi bwe bakwata omusajja.

Njagala atalina bulemu bwonna

Njagala mukazi omulungi wabula nga talina bulemu bwonna ku mubiri gwe era nga mweru kuba nange siri musajja mubi.

Nnoonya omusajja eyeevuga

Njagala musajja eyazimba, eyeevuga, ow’emyaka 22-30 nga Muganda, Mukatoliki, afaayo alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Njagala omusajja ow’obuvunaanyizibwa

Ow’obuvunaanyizibwa, ali wakati w’emyaka 40 ne 50, afaayo alina empisa, akola, amanyi laavu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okukola omukwano.

Omusiraamu eyazimba nkubirako

Njagala musajja Omusiraamu, eyazimba, ow’empisa sifuddeyo oba alina abaana naye nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okunkuba kadaali kuba nange kye kimu...

Njagala omusajja alina ke yeekoledde

ηηenda kumukuuma nga musanyufu ekiseera kyonna ng’omukyala eyatuuzibwa.

Nnoonya omusajja eyazimba

Njagala musajja alina empisa, eyazimba, alina omulimu ogusobola okutubeezaawo n'abaana bange, ali wakati w’emyaka 30-35, alina eddiini nga si Musiraamu...

Noonya mukazi alina empisa

Njagala mukazi alina empisa, muwanvu, mweru ali wakati w’emyaka 20- 25, alina omulimu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi

Njagala omukazi omugumiikiriza atazaalangako...

Onoonya mukazi afaanana atya? Njagala mukazi atazaalangako, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 18- 30, omwetegefu okugenda mu bakadde,...

Njagala omusajja amanyi laavu

Kati owulira oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala eyazimba, alina empisa, amanyi omukwano, afaayo, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 35-50...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM