TOP

Abasiraamu

Mmengo n'Abasiraamu bakukkulumye ku kabineeti...

MMENGO eyogedde ku nkyukakyuka Pulezidenti Museveni ze yakoze mu baminisita n’egamba nti Bannayuganda bajja kusanyuka ssinga abaalondeddwa banaatuukiriza...

Abasiraamu basomeseddwa ku nkola ya bbanka...

Sheikh Yakubu Manaafa omukugu mu bya Islamic Banking, yalabudde ba Sheikh okukuuma eby'obugagga bye balina ng’ettaka n'ategeeza nti mu nkola eno alina...

Musuule shirik mulyoke musabire abaana bammwe...

Sheikh Muhammudu Ssekimwanyi asabye abazadde okusooka okusuula shirik balyoke basabire abaana baabwe nga baagala bayite ebibuuzo

'Mwongere okusomesa abaana'

Yagambye nti omulembe gw’abataasoma gwakoma dda n’ategeeza nga gavumenti bw’ekoze ekisobaka okuyamba Bannayuganda okusoma omuli; enkola ya bonnabasome...

Ba Imaam mu Lwengo balabuddwa ku kuwoowa...

"Kitalo nnyo okusanga Imaam omulamba nga gwe akuliddemu emikolo gy'okuwoowa omwana ow'emyaka 14, bannange obwo bukulembeze nabaki!.

Muweeyo eri Allah mulyoke mumusabe

Abasiraamu mutoole akatono ke mulina mu kusaddaaka mugaggawale ku lwa Allah

Ekibadde mu kusaala Idd mu bifaananyi

Ekibadde mu kusaala Idd mu bifaananyi

Museveni agenda kuwa Abasiraamu ez’okuzimba...

PULEZIDENTI Yoweri Museveni asuubizza okuwa Abasiraamu ssente basobole okukulaakulanya ekifo kyabwe e Namugongo we battira Abasiraamu abajulizi nakyo kituukane...

Muzaata asabye bamaseeka okuddayo okusoma...

AKULIRA Daawa mu Uganda, Sheikh Nuhu Muzaata Batte aweze okulwana na buli yenna ayagala okumenyawo amasomero ag’Obusiraamu.

Museveni atenderezza obumu bw’Abasiraamu...

PULEZIDENTI Museveni atenderezza obumu bw’Abasiraamu b’e Mbarara n’ategeeza nti bwakuyamba okutwala eddiini eno mu maaso.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1