TOP
  • Home
  • Abatabbuliiki

Abatabbuliiki

Temuwagira abakulembeze abaatunda eby’Obusiraamu...

Supreme Mufti Sheikh Siliman Kasule Ndirangwa akunze Abasiraamu b’e Arua obutawagira mukulembeze yenna eyatunda ebintu by’Obusiraamu.

Kyewalabye Male asabye ku lulimi Oluganda...

MINISITA w’obuwangwa, ennono, olulimi n’ebifo eby’enkizo mu Bwakabaka bwa Buganda, Kiwalabye Male akubirizza Abaganda obutasuulirira lulimi Luganda.

Batongozza enkola ya kizaalaggumba

ABA minisitule y’ebyobulamu nga bali n’ebitongole by’obwannakyewa okuli ekya, “The Challenge Initiative Project” ekiri wansi w’ekitongole ekirwanirira...

Dr. Byabashaija atongozza ekyuma ekikaza...

AKULIRA ekitongole ky’amakomera, Dr. Johnson Byabashaija atongozza ekyuma ekikaza embaawo n’asaba Gavumenti okubongera ssente kubanga bazikozesa bulungi....

Mukoko agoyezza ab'e Lusaze

ABATUUZE b’e Lusaze mu munisipaali y’e Lubaga bawanjagidde bekikwatako okubakolera omwala gwa Nabisasiro oguwaguza buli nkuba lw’etonnya ekivaako obubenje....

Badduukiridde Abakristaayo e Namasuba

DR. Grace Nambatya omukungu mu minisitule y’ebyobulamu avunaanyizibwa ku kunoonyereza ku ddagala ly’ekinnansi mu kibiina kyabwe ekya Soul Family Club e...

Abakristaayo mwenenye ebibaggya ku Katonda...

SsaAbadinkon i w’e Mengo mu bulabirizibwa bw’e Namirembe, Ven Gitta Kavuma asabye Abakristaayo okuwaayo obudde eri Katonda nga bayita mu kusaba naddala...

Abdul Mawejje laavu emututte mu bire

OMUYIMBI Abdul Mawejje, 27 ng’abeera Ntebe aleese akayimba akapya k’atuumye Bire ng’attottola engeri laavu ya mwana muwala gwe yasanga mu Kampala gy’emututte...

'Baagala kuntwalako ttaka lyange mu lukujjukujju...

Kirabira yategeezezza nti mu August 24, 2004 yakola endagaano ne kkampuni eno n'abawa liizi ya myaka 15 nga bakozesa ettaaka lye bw'eggwaako bagende.

Omusunsuzi w’emiziki aleese Kanzunzu

OMUSUNSUZI w’ennyimba ate ng’akola nga DJ mu bifo ebisanyukirwamu atandise okuyimba. Anne Kigozi aleese olutambi lwe olupya lwatuumye Kanzunzu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1