TOP
  • Home
  • Abdullah kitatta

Abdullah kitatta

Kitatta waakumala wiiki endala emu mu kkomera...

EBYA Abudallaha Kitatta okuva mu kkomera byongera oku­wanvuwa buli olukya n’eggulo byagaanyi oludda oluwaabi bwe lutaleese kwanukula kwalwo ku kusaba kw’okweyimirirwa...

Kkooti ezzeemu okugoba okusaba kwa Abudallah...

KKOOTI egobye okusaba kwa Abudallah Kitatta okw’okukebera emmundu gye bamuvunaana okusangibwa nayo.

Kkooti eragidde amagye ne Poliisi okuyimbula...

Kkooti Enkulu mu Kampala eyisizza ekiragiro eri omuduumizi w'amagye UPDF Gen. David Muhoozi , akulira ekitongole kya ISO Col. Frank Kaka Bagyenda n'omuduumizi...

Kitatta byongedde okumwonoonekera

EBYA Abudallah Kitatta ne basajja be 12 bwe bavunaanibwa emisango gy’okusangibwa n’emmundu byongedde okwonooneka kkooti bw’esazeewo okugenda mu luwummula...

Pulezidenti alagidde ku Kitatta

ABDALLAH Kitatta ebintu byongedde okumwonoonekera pulezidenti bw’awadde ekiragiro okukwata basajja be abalala bwe baali mu mivuyo gy’okuwamba akatale k’e...

Okugenda mu kkooti nasooka kulemesebwa magye...

SUMAYA Ninsiima, mukyala wa Abdallah Kitatta ategeezezza nti okwekubira enduulu mu kkooti yasooka kugenda mu ofiisi ya Gen. Kale Kayihura gye yava n’agenda...

Kitatta baamupangidde akwatibwe - Mayambala...

WADDE Abdallah Kitatta waliwo abantu bangi abamwekokkola, kyokka abawagizi be bagamba nti okukwatibwa kwe kwapangiddwa abantu abazze balwanyisa emirimu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM