TOP
  • Home
  • Abubaker kawooya

Abubaker kawooya

Desabre yeggyeeko abatamugasa mu Cranes

ABAZANNYI ba Cranes 8 abazannyira mu liigi y’awaka, omutendesi Sebastien Desabre yabalagidde okwamuka enkambi baddeyo mu ttiimu zaabwe bongere okulinnyisa...

Desabre afulumizza olukalala lw’abazannyi...

OMUTENDESI wa Cranes Sebastien Desabre afulumiza olukalala lw’abazannyi 30 abagenda okutandika okutendekebwa okwetegekera omupiira gwa Tanzania mu z’okusunsulamu...

Desabre atutte Cranes e Bugiri okwegezaamu...

OMUTENDESI wa Cranes, Sebastien Desabre ttiimu ye agitutte Bugiri okwegezaamu ne ttiimu ya ligyoni y’obuvanjuba (Eastern) n'ekigendererwa ky’okwetegereza...

Cranes yaakwegezaamu ne Niger ne Central...

UGANDA Cranes yaakuzannya egy’okwegezaamu ebiri ne Niger ne Central African Republic bw'enaakuba enkambi ey’enjawulo etegekeddwa okuyamba omutendesi Sebastien...

Cranes ewaga kulaga Sao Tome ssomo

Sao Tome eno egenda kuzannya ne Cranes leero (Lwamukaaga) e Namboole mu gw’okwegezaamu. Omupiira guno gusinga kuyamba Cranes kuba omutendesi waayo Sebastien...

Desabre takomawo na Cranes

FUFA ekkirizza omutendesi wa Cranes, Sebastien Desabre addeyo ku butaka e Bufalansa awummulemu oluvannyuma lwa wiiki ssatu ng’ali mu mpaka za CHAN e Morocco....

Desabre tannalagawo bukugu mu Cranes

NGA gwe mulundi ogwokuna oguddiring’ana, Cranes yawanduse mu mpaka za CHAN nga tevudde mu bibinja. Leero, ezannya Ivory Coast mu mupiira ogutalina kigendererwa...

Desabre azudde abazannyi abaamukubya Zambia...

WADDE nga mu kusooka yagaanyi okunokolayo omuzannyi ssekinnoomu gw’anenya okuviirako ttiimu okuvuya mu mupiira gwa CHAN, Cranes gwe yasoose okuzannya ne...

Tulina amaanyi okukuba Zambia - Cranes

Tulina amaanyi okukuba Zambia - Cranes

Cranes ekubiddwa, Desabre n’agumya abawagizi...

MICHO Sredojevic ng’akyali mutendesi wa Cranes, yawangula emipiira mitono nnyo egy’omukwano kyokka nga bwe gutuuka ku gwe kigendererwa ng’awangula.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM