TOP

Akadirisa

Ole Gunnar Solskjaer aliisa buti

Obuwanguzi obuddiring’ana ku Spurs (2-1) ne Man City (2-1) bucamudde abagagga ba ManU ne bakakasa omutendesi Ole Gunnar Solskjaer nti omulimu gugwe bwoya...

Edu awagira Vieira okutendeka Arsenal

Abadde omutendesi wa Bayern Munich, Niko Kovac ayingidde olwokaano lw’abaagala okusikira Unai Emery, eyagobeddwa mu Arsenal.

Eyagobwa mu Leicester alumbye Vardy

Claude Puel, eyagobwa ku butendesi bwa Leicester City mu February, alumbye omuteebi Jamie Vardy nti muzannyi mulungi naye ebiseera ebisinga yeeyisa ng’omwana...

Arsenal gakyagyesibye ku mutendesi

OBUGANIRIZA bw’ensimbi mu boodi ya Arsenal ekulirwa Omumerika Stan Kroenke, bugitadde awazibu ku muyiggo gw’eriko ogw’omutendesi.

Ole Gunnar Solskjaer ali ku puleesa

Puleesa yeeyongedde ku mutendesi wa ManU, Ole Gunnar Solskjaer bwe bagudde amaliri ne Aston Villa (2-2) ku Old Trafford ne bongera okumukubamu ebituli...

Abawagizi ba ManU baagala Ed Woodward agobwe...

Akulira emirimu mu ManU, Ed Woodward ayongedde okutabukirwa abawagizi ba ManU abasabye agobwe.

Arsenal eyongedde ggiya mu kunoonya omutendesi...

Ebivumo n’okung’oola, abawagizi ba Arsenal bye baayolekezza omutendesi Unai Emery n’abazannyi nga balemaganye ne Southampton (2-2) ku Lwomukaaga, byandivaamu...

Harry Kane akooneddemu Mourinho

Ddala abantubalamu magoma (gavugira aliwo)!

Gary Neville anyiizizza aba ManU

Abawagizi ba ManU balangidde eyali kapiteeni waabwe, Gary Neville okubeera kalinkwe era munnanfuusi olw’okuwagira famire ya Glazer, nnannyini ttiimu eno....

Ronaldo tasaanira ya buzannyi bwa nsi yonna...

Iker Casillas, eyali kapiteeni wa Cristiano Ronaldo mu Real Madrid, amuvuddemu nti tasaanira ngule ya buzannyi bwa nsi yonna (Balon D’or) ne yeebuuza n’engeri...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1