KIZIBU omuntu okufuluma ennyumba nga teyeerabyeko mu ndabirwamu (ku bakazi abasinga tekisoboka). Ekyo bwe nnakiraba ne ndaba nga gwe mukisa gwange okuzikolamu...
Abasuubuzi abakolera mu katale ak'omu buulo n'ababadde bakolera ku kkubo mu bitundu by'e Kabowa - Wankulukuku – Kitebi - Nnyanama bawonye okufiirwa emmaali...
By'olina okumanya ng'olunda embizzi osobole okufunamu
Katikkiro wa Uganda, Ruhakana Rugunda ategeezezza bamusigansimbi nga Uganda bw'ekyalina obusobozi okubeera ku katale k'ensi yonna kuba erina ebyobugagga...
Embeera y'akatale ne ppaaka y'e Kamuli bitulemesezza okukola ssente
Ekirwadde ekizibu okujjanjaba kigudde mumicungwa abalimi ne basattira
Omwaka 2019 bwe gunaatambulira mu kukaaba obwavu kwe gutandise nakwo, ebyenfuna bya Uganda byandyeyongera okweraliikiriza bannansi.
Ennaanansi eyagulanga 5,000/-kati egula wakati wa 2,500/- ne 3,000/- ekikaabizza abasuubuzi mu butale.