TOP

Akware

Omuyaaye awambye owapoliisi n’amuggalira...

Obwedda aleekaanira waggulu nti, ‘Batuggalire ffembi naawe owulire obulumi bw’ekkomera’.

Nfuna obukadde 3 omwezi lwa kwongera mutindo...

Atwiine atunda obutiko okutandikira ku baliraanwa be, mu maduuka amanene, ebweru w’eggwanga naddala Bungereza nga bakasitoma be eno baamulabira ku ttiivi...

Akubye mukazi we omuggo ku mutwe lwa kumujeemera...

OMUSAJJA akkakkanye ku mukyala we abadde agenze okulaba omulwadde n'amukuba omuggo ku mutwe lwa kumujeemera.

‘Ssaagala batamiivu mu ttiimu yange’

NNANNYINI ttiimu ya Soana FC, Smart Obede, awadde Alex Isabirye amateeka amakakali, bw’amugambye nti tayagala kumulaba ng’akozesezza ekintu kyonna ekitamiiza,...

Okubeera omulamuzi tekinneerabiza maka -Bamugemereire...

Bamugemereire mukyala muzadde era mufumbo. Bba ye mumyuka wa kaliisoliiso wa gavumenti, George Bamugemereire. Alice Namutebi yamutuukiridde n’abaako by’amubuuza....

Ssentebe agaanyi okuwaayo obuyinza

Akalulu kaagenze okuggwa, nga Hassan Sebulime awangudde, olwo Katende n’alinnya mu kyoto n’agaana okuwaayo obuyinza.

Omulambo gwa Mayanja Nkangi ssi gwakutwalibwa...

OKUSINZIIRA ku nnono za Buganda ezitanajjulukuka, omulambo gw’eyali Katikkiro wa Buganda Mayanja Nkangi si gwakutwalibwa Bulange - Mmengo olw'okuba mu...

Avuze Nkangi okumala emyaka 38 ayogedde

Ebbanga lyonna lye mmuvugidde, twafunako akabenje omulundi gumu bwe twatomeragana n’emmotoka ya Charles Muhangi bwe twali tuva e Masaka kyokka tewali yakosebwa,...

Ebintu by’otoyinza kwerabira ku Mayanja Nkangi...

Nkangi afudde yeenyumiriza mu kuba nti yakuuma akalombolombo kano n’alaga abantu abatono abaali bakuηηaanidde e Bungereza Kabaka waabwe oluvannyuma lwa...

Chameleon ayongezzaayo ekivvulu kye omulundi...

DR. Jose Chameleon kyonna ky'agoba teri akimanyi! Ono yeefukuludde n'ayongezaayo ekivvulu kye ekibadde kigenda okubaayo nga 26 May n'akizza ku 30 June....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM